MUTIMA Lyrics
- Genre:Soul
- Year of Release:2022
Lyrics
MU.TI.MA - An-Known
...
ahhh ahhh i love you i love you
love yo enkubye kubye
kebera omutima oba osobola omanye ekili munze oyiye
gwe wotali mbulwa otulo ne life efuuka struggle
ma baibe i miss you sure deal
eh
ngamba omisinga nga bwe nkumisinga nga nze wenkumissinga
ngamba onjagala nga we nku looovinga
ehh
kyatule okyatule mutima gwange gukwesize yagala nze onsasile
iyeee
nkwata baibe tonvaako kumutima osule awo
bukile nkuwe enkuba onwyeze
nga enkuba ekuba omutima gusuulee
yeee
its gonna take me sometime find someone
simanyi woba okilaba nti the day u leave me am done
naye ki twekoza
tukole mukwano batumanye
abo babi tetubefasa yongeza mukwano gwe nebasaa
love i cant let you go
mazima simanyi nakyakukuwa your love cant let you go
nga bwendoota byonkola ehhh
baby abo abakwanyi abo abakwaniira eyo
nakwesiba gwe oli wange omutima gutunuze eno
nkwata baibe tonvaako kumutima osule awo
bukile nkuwe enkuba onwyeze
nga enkuba ekuba omutima gusuulee
kwata kwata baby tonvaako kumutima osuulee
ebyokububa kati bindekere fuba kulopa bakwepikila
ndi wakulwana nabo abakutayiza eyo abakusiiya i gat no money but ngeza ko okufuna kenfunye
nsaba Katonda atutele wo ekubo tuli funa eno life minzaani omukwano gwa angelo ne ina gwankuba njagala bwotyo
ehhh