Binyuma Bitya ft. Clever J Lyrics
- Genre:World Music/Folklore
- Year of Release:2023
Lyrics
Binyuma Bitya ft. Clever J - Alien Skin Official
...
fangone foresttttt clever j Rafiki, Alien, shidi beats on the beats. rafiki beats
binyuma bitya binyuma bitya?
bibeera bitya bibeera bitya?
mpanako nawe. tondeka x2
binyuma bitya binyuma bitya?
bibeera bitya bibeera bitya?
gunyuma gutya gunyuma gutya?
mpanako nawe. tondeka
ndowoza omutima gukubaganye,
waiter sunda beer tumunywe,
abilimu ebinke enkwacho balume
ntwaaalako nawe. . ... tondeka
mmmm naye ate tondabisa
bwenkusaba mukwano tondabisa mpaaa
abayaaye bajatusika, bwonogana bajatusika mpaaa...
kuba kubax2 tobaweeza (Alien)
naze nekimenke twaaka nga feeza
gakyali mabagga mulindeko ekituuza clever jx2
binyuma bitya binyuma bitya?
bibeera bitya bibeera bitya?
gunyuma gutya gunyuma gutya?
mpanako nawe. tondeka
njagala ontwaleko mukikili
nze njagala mbinuke omukili
ntuuke okutuuka mubulili ngasitoma nga nyumidwa ekili.
kale Alien ne clever J
tukubye guno tonyumya bya gwanga mujje
abalogo bakuno twabategede
bwetuba mumatatu nga mbakubyeJ
mmmm naye ate tondabisa
bwenkusaba baby tondabisa mpaaa
abayaaye bajatusika, bwonogana bajatusika aaaaaaa...
binyuma bitya binyuma bitya
kibeela kitya kibeela kitya
gunyuma gutya bibeera bitya
mpanako nawe tondeka.. x2
nawulira omutima bagumenya DDA hmmm
nogwange gwamenyeka dda
njagala tukwatagane Tulabe bwetuyunga emitima gyaffe
mmmm naye ate tondabisa Alien
bwenkusaba mukwano tondabisa mpaaa
abayaaye bajatusika, bwonogana bajatusika mpaaa... Clever Jjjj