Kano Koze
- Genre:Reggae
- Year of Release:2018
This song is not currently available in your region.
Try the alternative versions below.
Alternative versions:
Lyrics
Kano Koze - Winnie Nwagi
...
Oooooolwalero nsaba mukole pakingi (wuluulu...) laavu tumuwe pakingi (ayi ayi) mukole pakingi Owomukwano mumuwe pakingi kano kozze kano kozze owomukwano, kano kozze Laavu njagala nkuwaane kano kozze kono kozze , kano kozze nze ne Taata kamugambe kano kozze Leero njagala nkusuute ,kano kozze, kano kozze, kano kozze owomukwano kano kozze Laavu njagala nkuwaane ,kano kozze kano kozze nze ne Maama kamugambe kano kozze Leero njagala nkusuute kano kozze Leero tulawo dia balete ebirabo Eno ewaffe twasoma kyimu, laavu eyo yisa amaaso awo olabe abalungi amakula Eno banababi twabagobayo ewaffe eno Ono owange kamuwaane Ne Bulandina Lumu alyawo Era nze noono mutulinde Munatutegesa bitimba eyo Era nze wansanga ne kimuudu wambudambuda daali wanzibula namaaso ago Wanteeba kanya ka duuru Wambudambuda daali wanzibula namaaso ago kano kozze kanno kozze owomukwano kanno kozze Laavu njagala nkuwaane kano kozze kano kozze nze ne Taata kamugambe kano kozze Leero njagala nkusuute kano kozze kano kozze kano kozze owomukwano kano kozze Leero njagala nkuwaane kano kozze kano kozze nze ne Maama kamugambe kano kozze Leero njagala nkusuute kano kozze Switi eyantolosa mu deeka Olwaleero nkulaba nga banka leka nze nebaze ku Nampiima (Ayiyiyiyi....) Eyasombola nga obulabo gwengamba Bwoba nga owakana mu buuza Badiru (badiru) Babaa Badiru yamanyi ne kibooko Maama zeyankuba nga ngoba diiru Era nze wansanga ne kimuudu wambudambuda daali wanzibula namaaso ago Wanteeba kanya ka duuru Wambudambuda daali wanzibula namaaso ago Kano kozze kanno kozze Owomukwano kano kozze Laavu njagala nkuwaane kano kozze Kano kozze nze ne Taata kamugambe kano kozze Leero njagala nkusuute kano kozze Kano kozze kano kozze owomukwano kano kozze Laavu njagala nkuwaane kaano kozze Kano kozze nze ne maama kamugambe kano kozze Leero njagala nkusuute kano kozze kati nyimba kokonyo Nga bwenfuluma mu mulyango gwa Maama Ngenze kusiba na mpombo nganzifumbira omulungi eyansiima Nyimba kokonyo Nga bwenfuluma mu mulyango gwa Taata Ngenze kusiba na mpombo nganzifumbira omulungi eyansiima Mufumbire nzijure byayagala Mbiteke ku sowani yebumba kacaayi ke nkatekemu ekyisubi Nkateke mucikopo kyebumba kano kozze kanno kozze Mwami wange , kano kozze laavu njagala nkuwaane, kano kozze kano kozze nze ne Taata kamugambe kano kozze, Leero njagala nkusuute ,kano kozze kano kozze kano kozze Mwami wange , kano kozze Njagala nkuwaane kano kozze kano kozze nze ne Taata kamugambe, kano kozze Njagala nkusuute , kano kozze kano kozze kano kozze kano kozze Oohhh ne Taata kamugambe ,kano kozze Oohhh ne Maama kamugambe ,kano kozze source :Mayahash songwriters : winnie Nakanwagi
Similar Songs
Listen to Winnie Nwagi Kano Koze MP3 song. Kano Koze song from album Kano Koze is released in 2018. The duration of song is 00:03:56. The song is sung by Winnie Nwagi.
Related Tags: Kano Koze, Kano Koze song, Kano Koze MP3 song, Kano Koze MP3, download Kano Koze song, Kano Koze song, Kano Koze Kano Koze song, Kano Koze song by Winnie Nwagi, Kano Koze song download, download Kano Koze MP3 song
Comments (3)
New Comments(3)
Nangobi Brendau7i40
Winnie 72vob
nice song
Sierra Jenny
nice song
l thank it is a nice song