Wansumulula
- Genre:Afrobeats
- Year of Release:2017
Lyrics
Wansumulula - Sophie Nantongo
...
Ensi y'abanoonya omukwano Nga mulimu ebizibu binji N'obw' omu buluma Ebyo Mukama yanyamba Kuba yabimbuusa...yeh Naterera, gwekiruma anoonye gyandopa Wama webale Dear Mu bangi okulonda nze Wansumulula n'omukwano gwe nali nkweese n'ogukwekula N'alinga nasibawo Omutima N'ondaga love ne nkuwa nange ekisumuluzo Kikuume mwatu,tomala gajajamya Buli muwala kyanonya omusaja amukwata nga eky'ebbeeyi Wansumulula n'omukwano gwe nali nkweese n'ogukwekula N'alinga nasibawo Omutima n'ondaga love ne nkuwa nange ekisumuluzo kikuume mwatu tomala gajajamya Buli muwala kyanonya omusaja amukwata nga eky'ebbeeyi Bagye bandabe abansekerera nga Balabe bwe nyirira Gwe akanya ekizigo kankubulire ekyaama Teri kinyiriza nga Love Ne bwesilya mmere ngejja,ne bwesinywa Enyonta y'omutima wajimalawo munange Bwe nebaka gwe gwendoota Wansumulula n'omukwano gwe nali nkweese n'ogukwekula N'alinga nasibawo Omutima n'ondaga love ne nkuwa nange ekisumuluzo kikuume mwatu tomala gajajamya Buli muwala kyanonya omusaja amukwata nga eky'ebbeeyi Wansumulula n'omukwano gwe nali nkweese n'ogukwekula N'alinga nasibawo Omutima n'ondaga love ne nkuwa nange ekisumuluzo Kikuume mwatu tomala gajajamya Buli muwala kyanonya omusaja amukwata nga eky'ebbeeyi Munda mu mmeeme mwe nkukuumide Ntambule naawe Kifaananyi Kyo tekinve nga ku mutwe Buli kadde mbeera nga nkulaba Bano abenyumyanyumya ebinji abakwana,banvako bukumbu Nze kuba wankolako monopoly Emigabo kikumi bwe ddu ddu ddu Wansumulula n'omukwano gwe nali nkweese n'ogukwekula N'alinga nasibawo Omutima n'ondaga love ne nkuwa nange ekisumuluzo kikuume mwatu tomala gajajamya Buli muwala kyanonya omusaja amukwata nga eky'ebbeeyi Wansumulula n'omukwano gwe nali nkweese n'ogukwekula N'alinga nasibawo Omutima n'ondaga love ne nkuwa nange ekisumuluzo kikuume mwatu tomala gajajamya Buli muwala kyanonya omusaja amukwata nga eky'ebbeeyi Wansumulula n'omukwano gwe nali nkweese n'ogukwekula N'alinga nasibawo Omutima n'ondaga love ne nkuwa nange ekisumuluzo Kikuume mwatu tomala gajajamya Buli muwala kyanonya omusaja amukwata nga eky'ebbeeyi
Similar Songs
More from Sophie Nantongo
Listen to Sophie Nantongo Wansumulula MP3 song. Wansumulula song from album Entalo Mumaka is released in 2017. The duration of song is 00:04:41. The song is sung by Sophie Nantongo.
Related Tags: Wansumulula, Wansumulula song, Wansumulula MP3 song, Wansumulula MP3, download Wansumulula song, Wansumulula song, Entalo Mumaka Wansumulula song, Wansumulula song by Sophie Nantongo, Wansumulula song download, download Wansumulula MP3 song
Comments (2)
New Comments(2)
Sarah Beyonce
114887634
very nice adventurous moment
nyc